Ab'e Manafwa Abali Mu Nsozi Bakusubwa

0
369

Minisita omubeezi ow’obutonde Dr. Goretti Kitutu ASABYE ABAntu bonna ababeera mu bitundu ebirimu mu nsozi okuvaayo basenge mu bitundu ebitali byansozi gavumenti esobole okubatuusaako empeereza ennuungi.
Minisita agamba abantu ababeeera mu nsozi gavumenti ekaluubirirw aokubakolako kubanga eteekamu ssente nnyingi nga kibagwanidde okukka wansi bayambibwe.