'Bobi Wine' Akungaanyizza 'Emperekezze'

0
1181

Abawagizi b’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine baabukerezza nkokola okweyiwa mukabuga ke Kasangati okumuwerekerako mu palamenti nga agenda okulayira.
Police nayo yakedde lwetegeka olwekyo kyebabadde basuubira okubeera mu kkubo eriva e Gayaza okudda e Kampala.