Eyali Omulamuzi Katutsi Kubya'kasiimo

0
477

Enguzi mu ssiga eddamuzi be baana baliwo ng’era kumpi buli agendayo abaako akasente akatono k’ategeka aka “singa bansabayo ekyojamumiro.
Mu mbozi yaffe ey’akafubo n’eyali omulamuzi wa kooti ewozesa emisango gy’obukenuzi JOHN Bosco Katutsi, kino akitadde ku banene mu gavumenti abikkirira abazzi b’emisango neweesanga nga n’abalamuzi tebalina kyakukola.
Katutsi agamba weesanga ng’omuzi w’omusango ateebwa ku kakalu kkooti oluvannyuma lw’okutiisibwa abanene mu gavumenti.