Christine Wanyana Awumudde Okuzanya

0
1003

Christine Wanyana yeyali Kapiteeni wa tiimu y’eggwanga eyomupiira eyabakazi, she cranes okumala emyaka egisoba mu 10.
Omwezi oguwedde, omuwuwuttanyi ono yasalawo omupiira aguwumule, wabula teyaguvaamu nga kati mutendesi.
Grace Mbabazi yawayizaamu ne Wanyana ku kiki kyaliko kati nensonga eyamujja ku tiimu y’eggwanga mu kasera kano.

More News