Obuyinza Bwa Loodi Meeya Bugenda

0
895

Minisita wa Kampala omubeezi, Benny Namugwanya ayanjulidde akakiiko ka paalimenti akakola ku nsonga z’obwa president ennongoesereza endala mu tteeka lya KCCA Gavt lyeyazaayo okulongoosebwa.
Mu nnongoesereza empya Gavt eyagala minister wa Kampala alondebwa president yaaba alina okuba omutwe omukulu mu nsonga zonna olwo omuloodi meeya wa Kampala n’asigala kukiika ku mikolo.