Ebivu Bigobye Abalambuzi e Kalangala

0
726

Ebyobulambuzi e Kalangala byolekedde okufafagana ng’entungo eyiika nga byona biva ku bivu ebimamidde district eno nga bino bigobye abalambuzi ku bizinga byeeno,kuba agavaayo gakakasa nti bizinzeeko ebizinga byonna e 86 ebikola Kalangala.
Mungeri yemu nabalunzi basattira anti birwaziza ente zaabwe nga nabo webali basattira wadde nga ministry yebyobulunzi ekakasa nti ekola kyonna ekisoboka okutaasa embeera.