Ebikonge ku Kijjulo Kya Eid, Omulangira Akyazizza Abakukunavu e Kibuli

0
518

jajja w’Obusiraamu mu ggwanga Omulangira Dr. Khassim Nakibinge asoomoozezza gavumenti okufulumya alipoota ku butemu bw’abakazi n’abawala mu bitundu by’e Ntebe ne Nasana. Bw’abadde ayogera ku kijjulo kya Eid mu makaage, agambye nti okuggyako nga gavumenti efulumizza alipoota ezo, enganda z’abo abaafiirwa abantu baabwe tebalifuna byenkanya.