Okujjanjabisa Dduyiro Kwa Bukodiyo

0
828

Abasawo abajanjabisa enkola ya physiotherapy oba enkola eya duyiiro eri oyo amenyese amagumba, bekubide endulu olwabafere abelimbise mumulimo gwaabwe olwo nebaleeka abalwade baabwe okubonabona. kino kidiride abalwadde okwekubila endulu olwe nsimbi enyingi zebasasanya mubayuunzi bamagumba, mpozi namalwalilo ga ceragem agali mubitundu byegwanga ebyenjawulo kyoka nga enzijanjba jebakozesa sinambulukuffu. Bano bakutandika okukunga abantu okumanya ebikwata kunzijanjaba eno.