Pasita Bugembe ku "Prophet" Mbonye, Agamba Aliko Katonda Tabula

0
851

Omu ku basumba b’abalokole abaatikirivu, ow’ekanisa ya Light The World Church e Nasana, Wilson Bugambe agambye nti katonda yekka yaasobola okulamula ku kyakoleddwa abagoberezi Prophet Elvis Mbonye nga bamunywegera ebigere. Bugembe agamba obukya buziba bwe bkwokka obuyinza okuwa Bannayuganda ekituufu oba ddala Mboye mutume wa katonda oba nedda.