Poliisi Eyigga Abasse Abaserikale ba Poliisi Kalerwe

0
505

emabega w’obulumbaganyi kubofiisa ba Poliisi , mu kiro ekikeesa kulwomukaaga balumba Poliisi ye Mponye e Makindye, nebatematema ofiisa era nebakuliita nemundu. Ne mukiro ekikeseza olunaku olwaleero waliwo bofiisa ba Poliisi babiri bebakubye amasasi agabagye mu budde era emmundu abazigu bakuliise nazo. Poliisi erabudde nti abakoze kino tebagya gumaza mbiro.