Ennaku Ya ‘Togikwatako’ Eruma, Wuuno Omwana Poliisi Yamukuba Essasi

0
582

Omwana ow’emyaka 9 agambibwa okukubwa amasasi mu bigere nga 9th omwezi oguwedde police bweyali yeeriga n’abawakanya eky’okuggya ekkomo ku myaka omuntu kweyeesimbirira ku bwapulezidenti, Naguno gwaka akyacaapooca mu ddwaliro ekkulu e Iganga nga tasobola yadde okutuula.
Nbs tv etuuseko mu ddwaliro okulaba embeera y’omwana ono kyokka ng’eyungula ezziga.