Tamale Mirundi Awakanyizza Okuzzaayo Ssente

0
701

OMUWABUZI wa president ku nsonga z’ebyamawulire, Tamale Mirundi avuddeyo n’alumba ababaka ba paalamenti ab’oludda oluvuganya gavumenti abazizzaayo ssente ezaabaweereddwa okwebuuza ku balonzi nti kyebakola si kituufu.