Ettaka Lijja Kussa Abantu

0
337

Ebbanguliro lya ggwanga erya bannamateeka e Makerere, lyolekedde okukubwa mu mbuga nga entabwe eva ku kubba ttaka lyabatuuze abalirinaanyeewo. Abaana boomungenzi Ahmad Abdulahihi Wadriff bebawera okuwawaabira LDC nga bagamba nti abaddukanya ettendero lya bannamateeka lino basibye ekikomera ku ttala lyabwe nga tebamanyi.