KCCA Obwavu Bugizinze

0
482

Eky’abavuzi ba Taxi okugaana okusasula ensimbi emitwalo 12 eza buli mwezi kitadde ekitongole kya KCCA mukattuubagiro kebyenfuna, nga emirimu mingi jeesibye olwobuwumbi omukaaga ekitongole bwekyafiirwa mu myezi esatu. Emirimu omuli okuyoola kasasiro, okusasula abakozi, okusasula amasanyalaze gebitaalo kunguudo, okulongoosa kabuyonjo ez’oLukale nebirala bigootaanye.

TagsKCCA