Abasawo Abeegezaamu Bakalambidde

0
761

Abasawo abakyakuguka abakolera mu disitulikiti ey’e Jinja bawadde gavumenti obukwakkulizo obukakali bwebaagala etuukirize nga tebannadda ku mirimu. Mu mboozi ey’akafubo ne NBS abasawo bano bategeezezza nti ssi bakudda ku mirimu singa gavumenti tetuukiriza byebaagala omuli n’okubawa ebbaluwa ezibakakasa ku mirimu ng’abakozi baayo abajuvu.