Ettemu Likwasizza Abapoliisi

0
783

Abamu bagamba nti byampuna ng’omwana afananye mulirwaana naye nebya Poliisi bifuuse byampuna anti abalina okukuuma obutebenkevu ate kati bebakwatibwa okuyambako mukunonyereza kubaki abatemula abantu e Masaka. Bofiisa babiri okuli akulira poliisi ye Matete navunanyizibwa kukunonyereza kubumenyi bwamateeka e Matete bebali emabega wemitayimbwa nga kiteberezbwa nti bafuuse ba kasobeza nga lubuto lwa ntumbwe.