Pulezidenti Museveni Asuubizza Bingi Mu 2018

0
359

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni awolerezza ababaka ba paalimenti abaalonda nga bawagira eky’okutaganjula mu ssemateeka wa Uganda, naagamba nti bano baakola kya buzira era abaateesa eggwanga lyabwe okugwa mu matigga. Omukulu asinzidde mu maka ge e Rwakitura, mu kuwa obubaka bwe obw’omwaka.