Abayizi ba S4 Abagudde ku Kabenje Baziikiddwa

0
948

Poliisi enoonya omuntu eyawadde abaana mmotoka okwevuga bagenda banone ebyavudde mu bigezo lya ndejje SS, bamala bafune akabenje ku mmayiro 19 era basatu nebafiirawo ate omu nga acapooca na biwundu.