Enkola ya Poliisi Eyokukwatta Abasibe Abayimbudwa Bagikubyemu Ebituli

0
358

Abantu baangi bazze bemulugunya olwangeri poliisi gyekwatamu abasibe neddamu okubagalira nga kkooti yakamala okubayimbula nga bagamba nti kino kikolebwa mu bukyamu era kirinyiirira eddembe lyabantu. Olwaleero ntukiridde bekikwatako okubadde munnamateeka poliisi n’omubaka wa paalamenti okukuba tooki ku nsonga eno.