Gavumenti Yaakwerondoolera Puloojekiti Zaayo

0
441

Omuganda agamba akufumbira eyoomutwe omufumbira yaabigere nemwenkanya evvumbe, ne Minisitule y’ebyensimbi ereese ekinaakwata ababbi. Guno mukutu gwa kumutimbagano kwebagenda okuyisa buli polojekiti ya gavumenti yonna n’ensimbi zonna ezookugisaasaanyizaako.