Omumbejja Nassolo Asibiridde Abaana Entanda

0
931

Obwakabaka Bwa Buganda Butandise ebikujjuko bya Jubileewo ey’emyaka 25 okuva Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi lweyatuuzibwa ku namulondo. Ebikujjuko by’omwaka guno bitambulidde ku mulamwa ogugamba nti Okutekateeka abaana y’entabiro y’obujunjufu.