Kabafunzaki Azzeeyo mu Kkooti

0
440

Omusubuuzi nyini woteeri eya AYA Mohammad Hamid alumirizza eyali minister Herbert Kabafunzaki okumusaba ekyojamumiro basobole okumujako emisango gy’okukabawaza abakozi be Ono aleese obujulizi obulumiriza Kabafunzaki nti yamusaba obukadde 15 kyokka yali yakamuwaako 5 Bibadde mu kooti ewozesa abateberezebwa okubeera abalyaake