Kinyoozi Attiddwa mu Bukambwe e Gulu

0
599

Abantu abawangalira e Gulu basula ku tebuukye ngentabwe eva ku batemu ab’efunyiridde ku kyokutta abantu, nga mukadde kano bakatta abantu bana mu bbanga lya sabbiiti emu yoka. Abatuuze okwongeera okutya ennyo bamaze kugwa ku mulambgo gwa kinyoozi omututumufu ku kyaalo Iriaga MU division ye Laroo nga gugangalamye mu kitaba ky’omusaayi.