Kyemba Y’omu ku Baasembayo Okulaba Luwum

0
483

Ebula olunaku lumu lwokka okukoonora emyaka 41 bukya eyali ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda, Janan Luwum attibwa ku biragiro by’eyali president mu kiseera ekya, Idi Amin Dada. Engeri ssabalabirizi Luwum Luwum gyeyafaamu yalekera abaaliwo ebibuuzo bingi ate ng’ebyokuddamu byali bitono ddala. Lydia Nabakooza awayizzaamu ne musajjamukulu Henry Kyemba eyali minister ate nfanfe wa Idi Amin n’amunnyonnyola ebyaliwo.