Omuserikale Omulala Attiddwa e Busia

0
435

Ebizibu mu Poliisi ya Uganda birabika nga byeyongera buli lunaku era nga waliwo n’omuserikale omulala eyatiddwa e Busia ngabazigu baagala kubba poliisi Wiiki ewedde abapoliisi babiri baakubwa ebyasi ebyabaggya mu budde era abazigu nebakuuliita n’emmundu ekyaleetawo obunkenke.