Omusumba Kakooza Akutidde Abasomi Okukwenza Ddiini

0
293

Omusumba w’e ssaza ly’e Lugazi Christopher Kakooza akubirizza abakirisitu obutawankawanka mu ddiini wabula banywerere mu bukirisitu nga bagoberera ebirayiro ebitali bimu byebakuba nga bafuna amasakaramentu ag’enjawulo. Bino omusumba Kakooza abyogeredde ku kitebe ky’essaza e Lugazi, nga bakuza emyaka 21 egy’obusumba mu kitundu