Wuno Omukyala Alabirira Ebimuli Teyejjusa Yadde

0
875

Kumpi buli mukazi wano mu Uganda afuba okukola okweyimirizaawo n’okubaako omutemwa gwayongera ku nkulaakulana y’amaka ge. Ebitundu 80 kubuli kikumi ku bakozi abakola mu bimuli baba bakyala, Fatia Nassali asiibye Kasenyi mu Wakiso ku nnimiro y’ebimuli emu n’awayaamu n’omu ku bakozi ku nnimiro eno n’amulojjera byayitamu.