Abatuuze Bakooye Okuyiikirizibwa

0
536

Abatuuze mu Central Zone e Kiwatule baguddemu ekikangabwa ekiro ekikesezza leero abeeyise ba wanyondo ba kkooti bwebabalumbye ekiro mu ttumbi nebamenya ennyumba zaabwe nebagattako nokubabba. Police egamba bano babadde bamenyi bamateeka benyini kubanga teri wanyondo wa kkooti akkirizibwa kumenya kiro mu ttumbi. Police etandise okunonyereza ku bumenyi bwamateeka buno.