Ebya Kaddu Eyalumba Omulabirizi Luwalira Biranze

0
745

Ab’enganda za Kaddu Herbert, omusajja eyali alumba omulabirizi w’e Namirembe ku kituuti ku paasika batabukidde poliisi olw’okutwala omwana waabwe mu kkooti nga tebawulirizza nsonga zaabwe. Ab’enganda za Kaddu bakakasa nti mutabani waabwe aludde ng’atawanyizibwa omutwe era ng’ajjanjabirwa mu ddwaliro ky’abatawanyizibwa emitwe e Butabika. Kati ekyebuuzibwa, poliisi yatwala omulalu mu kkooti?

TagsKaddu