Abayizi Bakooye Okubafuga Obumbula

0
548

Abakulembeze b’abayizi ku ssetendekero wa Makerere bawawaabidde abakulira ssentekero oyo mu kakiiko ka paalamenti ak’ebyejigiriza nti baafuuka banakyemalilira abamala geekolera byebaagadde nga n’ebyetaagisa okwebuuza ku bayizi babissa mu nkola nga tebabeebuzizzaako.