Kayanja Ayanukudde Rwakafuzi

0
591

Oluvayuma lwo’munamatekka Ladislaus Rwakafuzi okuwandika ebaluwa nagyisa kumitimbagano nga alaga nti omusumba Robert Kayanja owa Miracle Centre Cathedral nga byeyabulankanya esente zabavubuka eziwerera dala billion zakuno tano, ye Robert Kayanja agamba wakutwala Ladislaus Rwakafuzi olwokwonona elinya lye kibina ekya version 86 nga kino kyagulwawo omumwaka gwa 2015 nekigendererwa kyokututumula abavubuka abayina kyebekoledewo. Kayanja agamba yali assa ekitibwa mu munamateka ono naye kimwewunyisiza okuba nti akozze kino nga tamazze nakutuka kukitebe kyabwe wali e Lubaga.