Ente Eziwera Zigabiddwa e Busoga

0
368

Abalimi abalina obulemu ku mibili gyabwe bebaweledwa ente ezikozesebwa mu kulima mu district ye kamuli. okusinziira kubavujilizi bensimbi, bagamba nti abalimi ekiseera kino balina okukoppa enkola eli kumulembe okusobola okuganyulwa mubulimi bwaabwe.