Molly Kamukama Agenze Amaliridde ku Kakiiko K'ettaka

0
667

OMuwandiisi wa Pulezidenti owekyama mu wofiisi ya pulezidenti Yoweri Museveni, Molly Kamukama yesamudde ebigambo bya minisita we by’ettaka Betti Amongi bweyali mu kakiiko ketaka nagamba nti yafuna nga amabaluwa okuva mu w’ofiisi ya pulezidenti nga gamulagira okusasula abantu ensimbi ekiletedde gavumenti okufirizibwa obutiitimbe nobutiitimbe bwensimbi.
Molly Kamuka okwogera bino abadde alabiseko mukakiiko k’omulamuzi Catherine bamugembereire akanonyereza ku mivuyo egyetobese ku ttaka naddala mu kittavu kyensibi ekya Uganda land commission ezimanyiddwa nga land fund.