Bugiri Awuuma, Anti Besigye Awagira Mulala ne Bobi Wine Awagira Mulala

0
907

Akalulu k’omubaka w’ekibuga Bugiri keeyongeddemu ebugumu nga buli akalimu awera nti obuwanguzi bubwe. Banabyabufuzi abesimbyewo mukalulu komubaka wa Bugiri Munisipaali buli omu abawagga wetwogerera bino nga kati batandise okujjayo obukodyo obunamusobozesa okuwangula akalulu akasubirwa okuberawo nga enaku zomwezi 19 omwezi ogujja.