Ababbi Basse Ente ku Kyalo e Luweero

0
438

Abatuuze be Kagogo ekisangibwa mu gombolola ye Makulubita district ye Luweero baguddemu ensasage eno mukiro ekikesezza olwaalero ababbi bwebabalumbye nebatematema ente zaabwe ate nebakuuliita nennyama. Abatuze bagamba nti oba bwegutyo bweguli, mukitundu kyabwe ebyokutambula ekiro kuwelebwe kuba sibakusuzibwanga ku tebukye.