Aba UNRA Baleeta Enkola Empya

0
383

Kitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Uganda, ki Uganda National Roads Authority olwaleero kifulumizza alipoota yakyo nga bwekyakola omwaka gw’ebyensimbi oguwedde. Bano beewadde obubonero 78% nebagamba nti bandikoze bulungi okusinga awo naye obusimbi obw’omunyoto gavumenti bwebawa, bubalemesezza okukoonola ekikumi mu kuweereza bannayuganda

More News