Eno Juma Ebaddemu Bikolimo

0
401

Abatabbiliiki bakokkolimidde ekitongole ekiramuzi ne Government okukomya obusosoze mu bantu mu maaso gamateeka. Abatabbuliiki bagamba mbu abantu baabwe baludde nga basaba okweyimirirwa naye nebataweebwa mukisa songa bwegwaatuuse ku Kayihura kyabadde kyangu.