Tukooye Ebintu Ebiri ‘Feeke’

0
247

Ebyamaguzi ebitatuukana na mutindo ebibalirirwamu obuwumbi bwa siringi za Uganda 3 ekitongole ekigereka omutindo kibisaanyirizzaawo mu nkambi y’amagye e Nakasongola. Bino byebimu kwebyo ekitongole kino byekizze kikwata mu bikwekweto ebitali bimu mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo.