Abaana ba Kawuma Yasin Basobeddwa

0
250

Abaana b’omugezi Yasini Kawuma eyakubibwa amasasi mu kalulu lulu ka Arua enaku ebaliko ekira eyoza lumonde nga bebuuza gyebagenda okuggya ensimbi ezibazza mu masomero okumalako olusoma lwabwe olsembayo. Ab’oluganda lw’omugenzi era beewuunya omutima gw’omubaka w’ekibuga Arua, Kassiano Wadri atavangayo wadde okubakubagiza ate yeyavaako okufa kw’omuntu waabwe.