Abavuganya EBya Pulenzidenti Kuby'okwerinda Tebamatidde

0
196

Loodi Meeya wa Kampala Saalongo Erias Lukwago akubye ebituli mu kwongera kwa Pulezidenti n’engeri gy’akuttemu obumenyi bw’amateeka naddala ettemu erikudde ejjembe ensangi zino.
Lukwago agamba nti newankubadde omukulembeze agezaako okuzza emitima gya Bannayuganda nti embeera emuli mu ttaano, embeera mu butuufu yeeraliikiriza era alumiriza nti Mueseveni ebintu abitwala nga bya kusaaga kyokka nga Bannayuanga bongera kuttibwa.