Museveni Yayogedde ku Byakwerinda Jjo

0
461

Pulezidenti Museveni kyadaaki ayanukudde abalowooza nti asobola okuteesa naboludda oluvuganya gavumentiye ku ngeriki gyebayinza okukolera awamu okutwala egwanga mu maaso n’obukullembeze. Museveni mu nsisinkano gyabaddemu nebannamawulire mukiro ekiseseza olwaleero agambye nti mugwanga temuli mbeera yonna emwetegagisa kuteesa namuntu yenna kubuyinza obwamuwebwa bannayuganda.