Abayiga Obusawo Beemulugunya

0
497

Basawo abegezamu okufuka abasawo abakugu bakubidde gavumenti omulanga okuteka ebikozesebwa mu malwaliro kisobozese omulimu gwabwe okutambula obulungi. Abayiga obusawo bano bategezeza nti wadde nga bayingidde ensi y’emirimu naye beeraliikirivu ku biri mu malwaliro byebalaba naddala ebbula lyebikozesebwa mu kujjanjaba.