Bannayuganda Beesunga Okwogera kwa Museveni

0
611

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni asuubirwa okwogerako eri eggwanga okwosa enkya Bannayuganda bangi asanze baliko ebibasiiwa kwebaagala asimbye amannyo. Abamu baagala atangaaze ku bubaka obukontana obuzze bufulumizibwa abakungu ba governmemt ku nsonga zebyokwerinda n’okutulugunya abantu. Paul Kayonga kaatuwe ebisingawo.