Mbu Abajaasi ba Uganda Tebagendako Kenya

0
380

Amyuka sipiika wa paalamenti Jacob Oulanyah alagidde akakiiko ka paalamenti ak’ebyobulimi, obulunzi nobuvubi okunonyereza ku bigambibwa nti amagye ga Updf tegatulugunya abavubi abamu nebatuuka nokufa. Wabula ababaka abamu kino kibawadde kibbo kya nseko nga bagamb nti akakiiko tekalina kyekasobola kukola kubanga abajaasi tebagenda kukawuliriza