Omuyizi Isiko Eyeegeza ku Mubaka Akyawoza

0
310

Kkooti enkulu etandise okuwulira okusaba kw’okujulira, Brian Isiko omuyizi eyaggulwako emisango okuli okukozesa obubi ebyuuma bi kalimagezi nga aweereza omubaka Sylivia Rwabwogo obubaka obw’omukwano kweyakola omwezi oguwedde. Puliida wa Isiko Ramathan Waiswa asabye kkooti eddemu yekkaanye emitendera egyagobererwa okusalira omuntu we omusango mu bwangu bwebutyo kyagamba nti tekyaali mu mateeka.