Amazzi Amayonjo Gatuuse e Nakaseke

0
243

Abatuuze abasoba mu 33,000 abawangalira mu tawuni ye Kiwoko ne Butalangu ebisangibwa mu district ye Nakaseke bakubiddwa enkata yabuwumbi 8.9B obwensimbi zakunno nga zakubasembeleza amazzi amayonjo agemidumu oba gayite piped water. Wano minisita webyamazzi wasinzidde neyanyira olwabantu abolubatu mu bitundu ebilara ebyeggwanga abalemesa wamu nokukonzibya entekateeka za gavumenti ezokusembeza empeleza ennungi mu bantu nga bagala babaliyilire obutitimbe nobutimbe bwensimbi.