Ebigezo Bya Siniya 4 Bitandika Wiiki Ejja

0
355

Abayizi emitwalo asatu mu esatu mu kakaaga mu lusanvu mu anamu, (336,740) bebakakasiddwa ekitongole ekikola ku bigezo ekya UNEB nti bagenda kutuula ebigezo bya siniya ey’okuna omwaka guno.
Okusinziira ku kitongole ky’ebigezi enteekateeka zonna zaawedde dda ng’ekibuuzo ekisooka kya Mande ya wiiki ejja.