Ebya SACCO Eweza Akawumbi Bikyuse

0
321

Governemnt eteekateeka kwanja teeka erinarungamya enzirikanya ye ebibiina by’obwegassi n’okwongera okubikulakulanya Mu teeka empya erimanyiddwa Microfinance institution and money lenders ACT, 2016. Ebibiina by’obwegassi ebisussa akawumbi ka silingi byakulungamizibwa banka enkulu eyegganga ate ebyabamufuna mpola birungamizibwe ekitongole ekidukanya ebibiina byobwegassi ekya Uganda Microfinance Regulatory Authority.

More News