Eddwaliro Ly'e Nakasongola Lifunye Ekyuma Ekikuba Ebifaananyi

0
833

Bukya lubanga lwa Mindi, District ye Nakasongola ekubiddwa enkata y’ebyuma ebitangaaza emibiri gy’abantu naddala banakabutuzi nga bibalirwamu obuwumbi bwa kuno 2 beddu. Ebyuma bino bikwasiddwa abakulembeze n’abakulira ebyobulamu mu district eno nga byakuyamba okutumbula ebyobulamu bwa banakazadde era nga bibawereddwa banansi ba Scotland. Ekimu kitekeddwa ku ddwaliro ekulu erya Nakasongola ate ekilala kigende mu ddwaliro lye Nabiswera mu Budyebo constituency.

More News