Woofiisi ya Ssaabawabi Ebulamu Ebimu

0
524

Saabawaabi wa gavumenti omulamuzi Mike Chibita akiikidde gavumenti ensingo olw’okusalanga ku nsimbi eziweebwa ebitongole bya gavumenti kyagamba nti kikosa emirimu mu bitongole bino. Saabawabi bino abyogeredde ku mukolo ogw’okutongoza akakiiko akalwanyisa mukenenya mu bakozi mu wofiisi ya Saabawabi akassibwawo okulwanyisa mukenenya mu bitongole bya gavumenti.